Mark 8:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate n'ayongera okumussaako emikono ku maaso, n'atunuulira ddala, n'addawo ng'edda, n'alabira ddala bulungi byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’ayongera okukwata ku maaso g’omusajja, omusajja n’azibuka amaaso n’awonera ddala buli kintu n’akiraba bulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate Yesu n'ayongera okukwata ku maaso g'omusajja, omusajja n'akanula okulaba, n'awona, n'alaba byonna bulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'ayongera okumukwata ku maaso, ne gazibukira ddala, n'alaba bulungi buli kintu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ate n'amussa engalo ku maaso ge n'akanula okulaba, n'awona, n'alaba byonna bulungi.