Mark 8:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amusindika ewaabwe n'amugamba nti: “Ne mu kyalo toyingiramu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amutuma mu maka g’ewaabwe ng’amugamba nti, “Toddayo mu kyalo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'amusindika ewuwe, ng'amugamba nti, “Togezaako kuyingira mu kyalo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'agamba eyali muzibe nti: “Genda ewammwe, n'eri mu kabuga toddayo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amusindika ewuwe, ng'amugamba nti Toyingiranga mu mbuga muno.