Mark 8:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale omuntu kimugasa ki okulya ensi yonna, sso n'afiirwa obulamu bwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale omuntu agasibwa ki singa alya ensi yonna, naye n’afiirwa obulamu bwe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kimugasa ki omuntu okulya ensi zonna, n'okufiirwa obulamu bwe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale omuntu kimugasa ki okufuna obugagga bwonna obw'oku nsi, ate n'afiirwa obulamu bwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kimugasa ki omuntu okulya ensi zonna, n'okufiirwa obulamu bwe?