Mark 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa be ne bamuddamu nti: “Ani anaasobola okubaliisa n'emigaati mu ddungu muno?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa ne bamubuuza nti, “Emigaati tunaagiggya wa wano mu ddungu eginaamala abantu bano bonna?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa be ne bamuddamu nti, “Omuntu anaayinza atya okukkusa abantu bano emigaati wano mu ddungu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa be ne baddamu nti: “Mu ddungu omuntu aggya wa emigaati egiyinza okukkusa abantu bano?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayigiriwa be ne bamuddamu nti Omuntu anaayinza atya okukkusa abantu bano emigaati wano mu ddungu?