Mark 8:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ababuuza nti: “Mulinawo emigaati emeka?” Ne baddamu nti: “Musanvu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’ababuuza nti, “Mulinawo emigaati emeka?” Ne baddamu nti, “Musanvu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ababuuza nti, “ Mulina emigaati emeka?” Ne baddamu nti, “Musanvu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'ababuuza nti: “Mulinawo emigaati emeka!” Ne baddamu nti: “Musanvu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ababuuza nti Mulina emigaati emeka? Ne bamugamba nti Musanvu.