Mark 8:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaali balidde baali bawera abasajja enkumi nnya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kibiina ekyo mwalimu abantu ng’enkumi nnya. N’abasiibula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baali ng'enkumi nnya (4,000) n'abasiibula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu baali bawera ng'enkumi nnya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baali ng'enkumi nnya: n'abasiibula.