Mark 9:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamubuuza nti: “Lwaki abawandiisi bagamba nti Eliya alina okusooka okujja?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne bamubuuza nti, “Lwaki abannyonnyozi b’amateeka bagamba nti Eriya asaanira asooke okujja.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamubuuza nga bagamba nti, “Abawandiisi boogera nti, kigwana Eriya okusooka okujja.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bamubuuza nti: “Lwaki abannyonnyozi b'amateeka bagamba nti Eliya ye ateekwa okusooka okujja?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamubuuza nga bagamba nti Abawandiisi boogera nti kigwana Eriya okusooka okujja.