Mark 9:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era amangu ago ekibiina olwalaba Yezu, ne basamaalirira, ne balinnimukira gy'ali, ne bamwaniriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago ekibiina kyonna bwe kyamulaba, ne badduka ne bagenda gy’ali ne bamwaniriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amangwago ekibiina kyonna bwe kyamulaba, ne beewuunya nnyo, ne badduka ne bajja gy'ali ne bamulamusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna bwe baalaba Yesu, amangwago ne bajjula essanyu, ne badduka okugenda gy'ali, ne bamwaniriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amangu ago ekibiina kyonna bwe kyamulaba, ne beewuunya nnyo, ne baddukana gy'ali ne bamulamusa.