Mark 9:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne guwowoggana, ne gumusikaasikanya nnyo, ne gumuvaako, n'aba ng'afudde. Bangi ne bagamba nti: “Afudde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omwoyo ne guwowoggana nnyo, ne gumusikambula nnyo, ne gumuvaako n’aba ng’afudde, bangi ne balowooza nti afudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'akaaba, n'amutaagula nnyo, n'amuvaako; n'afaanana ng'afudde; n'okugamba abalala bangi ne bagamba nti, “ Afudde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe gwamala okuleekaana n'okujugumiza ennyo omulenzi, ne gumuvaako, n'aba ng'afudde. Era abasinga obungi ne bagamba nti: “Afudde!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'akaaba, n'amutaagula nnyo, n'amuvaako; n'afaanana ng'afudde; n'okugamba abalala bangi ne bagamba nti Afudde.