Mark 9:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yayingira mu nnyumba, abayigirizwa be ne bamubuuza mu kyama nti: “Lwaki ffe tetwasobodde kugugoba?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu bwe yayingira mu nnyumba abayigirizwa be, ne bamubuuza mu kyama nti, “Lwaki ffe tetwasobodde kumugoba?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yayingira mu nnyumba, abayigirizwa be ne bamubuuza mu kyama nti, “ Lwaki ffe tetwayinzizza kumugoba?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oluvannyuma, Yesu bwe yayingira mu nnyumba, abayigirizwa be ne bamubuuza nti: “Lwaki ffe tetwasobodde kugumugobako?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yayingira mu nnyumba, abayigirizwa be ne bamubuuza mu kyama nti Ffe tetwayinzizza kumugoba.