Mark 9:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyambalo bye ne bimasamasa, nga byeru nnyo, nga tewali na mwozi mu nsi ayinza kubitukuza bw'atyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebyambalo bye ne byeruka nnyo, nga tewali muntu ku nsi asobola kubyoza kubituusa awo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Engoye ze ne zaakaayakana ne zitukula nnyo; so nga tewali mwozi ku nsi ayinza okuzitukuza bw'atyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyambalo bye ne bimasamasa, ne bitukula nnyo nga tewali mwozi n'omu ku nsi eyandisobodde okubitukuza okwenkana awo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Engoye ze ne zaakaayakana ne zitukula nnyo; so nga tewali mwozi ku nsi ayinza okuzitukuza bw'atyo.