Mark 9:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'akwata omwana omuto n'amuyimiriza mu makkati gaabwe, n'amukwata mu mikono gye, n'abagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’addira omwana omuto n’amussa wakati waabwe, n’amusitula mu mikono gye n’abagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'addira omwana omuto, n'amuyimiriza wakati mu bo: awo n'amuwambaatira n'abagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'ayita omwana omuto, n'amugamba okuyimirira we bayinza okumulabira. Namulera, olwo n'abagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addira omwana omuto, n'amuyimiriza wakati mu bo: awo n'amuwambaatira n'abagamba nti