Mark 9:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne balabikirwa Eliya ne Musa; baali boogera ne Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Eriya ne Musa ne babalabikira ne batandika okwogera ne Yesu!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Eriya ne Musa ne babalabikira; era baali boogera ne Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo ne balaba Eliya ne Musa nga boogera ne Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eriya ne Musa ne babalabikira; era baali boogera ne Yesu.