Mark 9:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amangu ago bwe baamagamaga, nga tebakyalaba muntu mulala ali nabo, wabula Yezu yekka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago okugenda okukyusa amaaso gaabwe nga tewali muntu mulala okuggyako Yesu eyaliwo yekka nabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amangwago okugenda okukyusa amaaso gaabwe nga tebalaba muntu mulala wabula Yesu yekka nabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate amangwago bwe beebunguluza amaaso, ne batalaba muntu mulala ali nabo, wabula Yesu yekka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baakebuka amangu ago, ne batalaba muntu nate wabula Yesu yekka nabo.