Matthew 1:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yosiya n'azaala Yekoniya ne baganda be, mu budde obw'okutwalibwa mu busibe mu Babiloni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yosiya n’azaala Yekoniya ne baganda be mu kiseera eky’okutwalibwa e Babulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yosiya n'azaala Yekoniya ne baganda be, mu biro abaana ba Isiraeri mwe baatwalirwa e Babbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosiya n'azaala Yekoniya ne baganda be, mu biseera abantu ba Yisirayeli mwe baawaŋŋangusirizibwa e Babilooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yosiya n'azaala Yekoniya ne baganda be, mu biro eby'okutwalibwa e Babulooni.