Matthew 1:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo n'azaala Yozefu bba Mariya, Mariya ono ye yazaala Yezu ayitibwa Kristu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakobo n’azaala Yusufu, oyo ye bba wa Maliyamu eyazaala Yesu ayitibwa Kristo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakobo n'azaala Yusufu, eyali bba Malyamu, Malyamu eyazaala Yesu ayitibwa Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakobo n'azaala Yosefu bba Mariya, Mariya eyazaala Yesu ayitibwa Kristo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo n'azaala Yusufu, eyali bba Malyamu, eyazaala Yesu ayitibwa Kristo.