Matthew 1:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ajja kuzaala omwana wa bulenzi, ggwe onoomutuuma Yezu, kubanga alirokola abantu be mu bibi byabwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era alizaala Omwana wabulenzi, olimutuuma erinnya Yesu, (amakulu nti, ‘Omulokozi’) kubanga y’alirokola abantu bonna mu bibi byabwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye alizaala omwana wa bulenzi; naawe olimutuuma erinnya lye YESU; kubanga ye y'alirokola abantu be mu bibi byabwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alizaala omwana wa bulenzi, n'omutuuma erinnya lye YESU; kubanga ye wunyo alirokola abantu be mu bibi byabwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye alizaala omwana wa bulenzi; naawe olimutuuma erinnya lye YESU; kubanga ye ye alirokola abantu be mu bibi byabwe.