Matthew 1:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo byonna byaba bityo Omukama kye yayogera ng'ayita mu mulanzi kituukirire nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bino byonna byabaawo kisobole okutuukirira ekyayogerwa Mukama ng’ayita mu nnabbi we ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo byonna byakolebwa bituukirire Mukama bye yayogerera mu nnabbi ng'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byonna byabaawo, okutuukiriza Mukama kye yayogerera mu mulanzi nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo byonna byakolebwa, bituukirire Mukama bye yayogerera mu nnabbi, ng'agamba nti,