Matthew 1:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yozefu bwe yazuukuka mu tulo, n'akola nga malayika w'Omukama bwe yali amulagidde, n'atwala mukazi we,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yusufu bwe yazuukuka, n’akola nga Malayika bwe yamulagira, n’atwala Maliyamu okuba mukazi we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu bwe yazuukuka mu tulo, n'akola nga malayika wa Mukama bwe yamulagira, n'atwala mukazi we,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosefu bwe yazuukuka mu tulo, n'akola nga malayika bw'amulagidde: n'atwala mukazi we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu bwe yazuukuka mu tulo, n'akola nga malayika wa Mukama bwe yamulagira, n'atwala mukazi we,