Matthew 1:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'atamumanyira ddala okutuusa lwe yazaala omwana, n'amutuuma Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yusufu n’atamumanya okutuusa lwe yamala okuzaala Omwana. Yusufu n’amutuuma erinnya Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
so teyamumanya okutuusa lwe yamala okuzaala omwana; Yusufu n'amutuuma erinnya lye YESU.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka teyamumanya okutuusa lwe yamala okuzaala omwana, Yosefu n'atuuma omwana oyo erinnya lye Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so teyamumanya okutuusa lwe yamala okuzaala omwana: n'amutuuma erinnya lye YESU.