Matthew 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Salumoni n'azaala Bowazi mu Rakabu, Bowazi n'azaala Obedi mu Ruusi, Obedi n'azaala Yesse,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Salumooni yazaala Bowaazi mu Lakabu, Bowaazi n’azaala Obedi mu Luusi. Obedi n’azaala Yese.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Salumooni n'azaala Bowaazi mu Lakabu; Bowaazi n'azaala Obedi mu Luusi; Obedi n'azaala Yese;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Salumooni n'azaala Bowaazi mu Rahabu, Bowaazi n'azaala Obedi mu Ruusi, Obedi n'azaala Yesse;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Salumooni n'azaala Bowaazi mu Lakabu; Bowaazi n'azaala Obedi mu Luusi; Obedi n'azaala Yese;