Matthew 1:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yesse n'azaala Dawudi kabaka. Dawudi yazaala Solomoni mu yali muka Wuriya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yese yazaala Kabaka Dawudi. Dawudi n’azaala Sulemaani mu eyali muka Uliya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yese n'azaala Dawudi kabaka. Dawudi n'azaala Sulemaani mu muka Uliya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesse n'azaala Dawudi Kabaka, Dawudi n'azaala Solomooni mu eyali muka Wuriya:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yese n'azaala Dawudi kabaka. Dawudi n'azaala Sulemaani mu muka Uliya;