Matthew 10:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Buli kibuga na buli kyalo kye muyingiramu, mubuuze ani alimu asaanye, awo we muba musula okutuusa lwe muvaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kibuga oba kyalo mwe mutuukanga, munoonyengamu amaka g’omuntu asaanidde, musulenga omwo okutuusa lwe mulivaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye buli kibuga kye munaayingirangamu, oba mbuga, munoonyeengamu omuntu bw'ali asaana; musulanga omwo okutuusa lwe mulivaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Buli kibuga na buli kyalo kye muyingiramu, munoonye omuntu ayagala okubaaniriza, musule ewuwe okutuusa lwe muliva mu kifo ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye buli kibuga kye munaayingirangamu, oba mbuga, munoonyeengamu omuntu bw'ali asaana; musulanga omwo okutuusa lwe mulivaayo.