Matthew 10:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga muyingira mu nnyumba eyo, mulamusenga abalimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe muyingiranga mu nnyumba mubeeyanjulire, amaka ago mugalagenga okwagala kwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe munaayingiranga mu nju, mulamusenga abali mu nju omwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe muyingira mu nnyumba, mugambe nti: ‘Emirembe gibe n'abantu b'omu nnyumba eno.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe munaayingiranga mu nju, mugiramusenga.