Matthew 10:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwerinde abantu; kubanga balibawaayo mu nkiiko, era banaabaswanyuliranga mu sinaagooga zaabwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwekuume abantu! Kubanga balibawaayo eri enkiiko z’Abakadde, ne mu makuŋŋaaniro gaabwe, ne babakuba emigo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mwekuumanga abantu; kubanga balibawaayo mu nkiiko, ne mu makuŋŋaaniro gaabwe balibakubiramu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwerinde, kubanga walibaawo abantu abalibakwata ne babawaayo mu mbuga z'amateeka. Era balibakubira mu makuŋŋaaniro gaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mwekuumanga abantu: kubanga balibawaayo mu nkiiko, ne mu makuŋŋaaniro gaabwe balibakubiramu;