Matthew 10:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mulitwalibwa mu maaso g'abaamasaza n'aga bakabaka okubeera nze, okujulira gye bali n'eri ab'amawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulitwalibwa mu maaso ga bagavana ne bakabaka ku lwange, okuba abajulirwa eri bo n’abannaggwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era mulitwalibwa eri abaamasaza n'eri bakabaka okubalanga nze, n'okuba obujulirwa eri bo; era n'ab'amawanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulitwalibwa mu maaso g'abaami n'aga bakabaka ku lwange, mutuuse ku bo ne ku b'amawanga amalala Amawulire Amalungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era mulitwalibwa eri abaamasaza n'eri bakabaka okubalanga nze, okuba obujulirwa eri bo n'ab'amawanga.