Matthew 10:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga si mmwe munaabanga mwogera, wabula Mwoyo wa Kitammwe y'anaayogeranga mu mmwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga si mmwe mugenda okwogera wabula Omwoyo wa Kitammwe y’alyogerera mu mmwe!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga si mmwe mulyogera, wabula Omwoyo gwa Kitammwe ye alyogerera mu mmwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga si mmwe mulyogera, wabula Mwoyo wa Kitammwe ye alyogerera mu mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga si mmwe mwogera, wabula Omwoyo gwa Kitammwe ye ayogerera mu mmwe.