Matthew 10:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye alinneegaana mu maaso g'abantu nange ndimwegaana mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Na buli muntu alinneegaanira mu maaso g’abantu, nange ndimwegaanira mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye yenna alinneegaanira mu maaso g'abantu, nange ndimwegaanira mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka oyo anneegaana mu maaso g'abantu, nange ndimwegaana mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye yenna alinneegaanira mu maaso g'abantu, nange ndimwegaanira mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.