Matthew 10:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti najja okukyawaganya omuntu ne kitaawe, omuwala ne nnyina, mukaamwana ne nnyazaala we;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga najja okwawukanya “ ‘omwana owoobulenzi ne kitaawe, n’omwana owoobuwala ne nnyina n’okwawukanya muka mwana ne nnyazaala we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga najja kwawukanya omwana ne kitaawe, omuwala ne nnyina, omugole ne nnyazaala we;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Najja okwawukanya omwana ne kitaawe, omuwala ne nnyina, muka mwana ne nnyazaala we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga najja kwawukanya omwana ne kitaawe, omuwala ne nnyina, omugole ne nyazaala we;