Matthew 10:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ayagala kitaawe ne nnyina okusinga nze, tansaanidde; n'ayagala mutabani we oba muwala we okusinga nze, tansaanidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oyo ayagala kitaawe oba nnyina okusinga Nze tansaanira, n’oyo ayagala mutabani we oba muwala we okusinga Nze naye tansaanira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayagala kitaawe oba nnyina okubasinza nze, tansaanira; ayagala mutabani oba muwala we okubasinza nze, tansaanira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oyo ayagala kitaawe oba nnyina okusinga bw'ayagala nze, tansaanira. Era oyo ayagala mutabani we oba muwala we okusinga bw'ayagala nze, tansaanira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayagala kitaawe oba nnyina okubasinza nze, tansaanira; ayagala mutabani oba muwala we okubasinza nze, tansaanira.