Matthew 10:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'oli atakwata musaalaba gwe n'angoberera, tansaanidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’oyo ateetikkenga musaalaba gwe n’angoberera tansaanira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'oyo atakwata musalaba gwe n'angoberera tansaanira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'oyo ateetikka musaalaba gwe n'angoberera, tansaanira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'oyo atakwata musalaba gwe n'agoberera ennyuma wange, tansaanira.