Matthew 10:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula mugende eri endiga ezaabula ez'omu nnyumba ya Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mugende eri abaana ba Isirayiri, endiga za Katonda ezaabula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye waakiri mugende eri endiga ezaabula ez'omu nnyumba ya Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mugende eri abantu ba Yisirayeli abaabula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye waakiri mugende eri endiga ezaabula ez'omu nnyumba ya Isiraeri.