Matthew 10:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe mugenda, mulangirire nga mugamba nti: ‘Obwakabaka obw'omu ggulu busembedde.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mugende mubabuulire nti, ‘Obwakabaka obw’omu ggulu busembedde.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mubanga mutambula mubuulirenga nga mugamba nti, ‘Obwakabaka obw'omu ggulu bunaatera okutuuka.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mugende mutegeeze abantu nti: ‘Obwakabaka obw'omu ggulu busembedde.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe mubanga mutambula mubuulirenga nga mugamba nti Obwakabaka obw'omu ggulu bunaatera okutuuka.