Matthew 10:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalwadde mubawonye, abafu mubazuukize, abagenge mubalongoose, emyoyo emibi mugigobe; mwaweebwa buweebwa, nammwe muwe buwi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwonye abalwadde, muzuukize abafu, mulongoose abagenge, era mugobe ne baddayimooni. Muweereddwa buwa nammwe muwenga buwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muwonyenga abalwadde, muzuukizenga abafu, mulongoosenga abagenge, mugobenga dayimooni; mwaweebwa buwa, nammwe muwenga buwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwonye abalwadde, muzuukize abafu, muwonye abagenge balongooke, mugobe emyoyo emibi ku bantu. Mwaweebwa buweebwa, nammwe mugabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muwonyenga abalwadde, muzuukizenga abafu, mulongoosenga abagenge, mugobenga dayimooni: mwaweebwa buwa, nammwe muwenga buwa.