Matthew 11:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Yowanna yajja nga talya, nga tanywa, ne bagamba nti: ‘Alimu omwoyo omubi;’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Yokaana eyali talya wadde okunywa yajja ne mugamba nti, ‘Aliko dayimooni.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Yokaana yajja nga talya so nga tanywa, ne boogera nti, ‘Aliko dayimooni.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Yowanne Omubatiza bwe yajja ng'asiiba era nga tanywa, ne bagamba nti: ‘Aliko omwoyo omubi.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Yokaana yajja nga talya so nga tanywa, ne boogera nti Aliko dayimooni.