Matthew 11:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'asooka okukolimira ebibuga omwakolerwa ebikolwa bye ebingi eby'amaanyi kubanga byagaana okwenenya:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’anenya nnyo ebibuga mwe yakolera ebyamagero ebisinga obungi, kubanga tebeenenya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'atandika okubuulirira ebibuga mwe yakolera eby'amagero eby'amaanyi, kubanga tebyenenya n'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'atandika okunenya ebibuga mwe yakolera ebyamagero ebisinga obungi, kubanga abantu baamu tebeenenya. N'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'asookera awo okubuulirira ebibuga mwe yakolera eby'amaanyi bye ebingi, kubanga tebyenenya.