Matthew 11:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ka mbabuulire, ekirituukirira ensi y'e Sodoma ku lunaku olw'okulamulibwa, kiriba kigumiikirizika okusinga ekirikutuukirira.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala ddala Sodomu kigenda kuyisibwa bulungiko, okusinga ggwe, ku lunaku olw’okusalirako omusango!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mbagamba nti Ku lunaku olw'omusango ensi y'e Sodomu eriba n'okubonyaabonyezebwa okuligumiikirizika okusinga ggwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mbagamba nti ku lunaku olw'okusalirwako emisango, Sodoma kiribonerezebwa katono okusinga ggwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mbagamba nti Ku lunaku olw'omusango ensi y'e Sodomu eriba n'okubonyaabonyezebwa okuligumiikirizika okusinga ggwe.