Matthew 11:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mujje gye ndi mmwe mwenna abategana n'abazitoowereddwa, nzija kubawa ekiwummulo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mujje gye ndi mmwe mwenna abakooye era abazitoowereddwa, nange nnaabawummuza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mujje gye ndi, mmwe mwenna abakooye era abazitoowereddwa, nange nnaabawummuza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mujje gye ndi, mmwe mwenna abakoze ne mukoowa n'abazitoowereddwa, nze nnaabawummuza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mujje gye ndi, mmwe mwenna abakooye era abazitoowereddwa nange nnaabawummuza.