Matthew 11:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ayanukula n'abagamba nti: “Muddeeyo mubuulire Yowanna bye muwulira ne bye mulaba:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Muddeeyo eri Yokaana mumugambe bye mulaba ne bye muwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abaddamu nti, “Muddeyo mutegeeze Yokaana bye muwulira ne bye mulaba;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Mugende mutegeeze Yowanne bye muwulira ne bye mulaba:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'abagamba nti Muddeeyo mutegeeze Yokaana bye muwulira ne bye mulaba: