Matthew 11:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeesiimye oyo atanneesittalako.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era mumumpeere obubaka buno nti, ‘Alina omukisa oyo atanneesittalako.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye alina omukisa oyo yenna atalinneesittalako.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa atambuusabuusaamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye yenna alina omukisa atalinneesittalako.