Matthew 11:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno mwagenda kulaba ki? Mulanzi? Weewaawo! Ka mbabuulire, n'okusinga asinga omulanzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mwagenda kulaba ki? Nnabbi. Weewaawo ka mbabuulire, oyo asinga ne nnabbi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kiki kye mwagenderera? Kulaba nnabbi? Weewaawo, mbagamba, era asingira ddala nnabbi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mwagenda kulaba ki? Mulanzi? Ddala, mbagamba nti asinga n'omulanzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kiki ye mwagenderera? okulaba nnabbi? Weewaawo, mbagamba, era asingira ddala nnabbi.