Matthew 12:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwalimu omuntu ow'omukono omukalu. Ne bamubuuza nti: “Kisaanye okuwonya ku Sabbaato?”, balyoke bamuwawaabire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba mwalimu omusajja eyalina omukono ogwakala. Ne babuuza Yesu obanga kikkirizibwa okuwonya ku Ssabbiiti. Baali basuubira nti anaddamu nti kituufu, balyoke bamuwawaabire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era, laba, mwalimu omuntu eyalina omukono ogukaze, ne bamubuuza, nga bagamba nti, Kirungi okuwonyeza omuntu ku ssabbiiti?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwalimu omuntu ow'omukono ogukaze. Waaliwo abantu abamu abaali baagala okuwawaabira Yesu. Ne bamubuuza nti: “Kikkirizibwa okuwonya ku Sabbaato?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era, laba, mwalimu omu eyalina omukono ogukaze. Ne bamubuuza, nga bagamba nti Kirungi okuwonyeza omuntu ku ssabbiiti? era bamuwawaabire.