Matthew 12:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'abagamba nti: “Ani muntu mu mmwe abeera n'endiga n'egwa mu bunnya ku Sabbaato, atagikwata n'agiggyamu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye n’abaddamu nti, “Singa wabaddewo omuntu mu mmwe ng’alina endiga emu, n’egwa mu bunnya ku lunaku lwa Ssabbiiti, tagiggyamu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abaddamu nti, “Ani mu mmwe, bw'aliba n'endiga ye emu, n'emala egwa mu bunnya ku ssabbiiti, ataligikwata n'agiggyamu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Ani ku mmwe aliba n'endiga ye emu, n'egwa mu bunnya ku Sabbaato, ataligikwata n'agiggyamu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Ani mu mmwe, bw'aliba n'endiga ye emu n'emala egwa mu bunnya ku ssabbiiti, ataligikwata atagiggyamu?