Matthew 12:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna ne bawuniikirira, ne bagamba nti: “Ono teyandiba Omwana wa Dawudi?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bonna ne beewuunya ne boogera nti, “Ddala ddala ono si mwana wa Dawudi?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibiina byonna ne bisamaalirira, ne byogera nti, “Ono ayinza okuba nga ye mwana wa Dawudi?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna ne beewuunya, ne bagamba nti: “Ono ye Muzzukulu wa Dawudi?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibiina ne bisamaalirira byonna, ne byogera nti Ono ye mwana wa Dawudi?