Matthew 12:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abagamba nti: “Temusomanga Dawudi kye yakola, bwe yalumwa enjala, ye n'abaali naye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’abaddamu nti, “Temusomanga ku Dawudi kye yakola bwe yalumwa enjala ne be yali nabo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'abagamba nti, “Temusomangako Dawudi kye yakola, bwe yalumwa enjala, ne be yali nabo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abagamba nti: “Temusomangako Dawudi kye yakola, ye ne be yali nabo bwe baalumwa enjala?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'abagamba nti Temusomanga Dawudi bwe yakola, bwe yalumwa enjala, ne be yali nabo;