Matthew 12:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne gugamba nti: ‘Nzija kudda mu nnyumba yange mwe nava.’ Bwe gujja, gugisanga nga njereere, eyereddwa, etereezeddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyeguva gugamba nti, ‘Leka nzireyo mu nnyumba mwe nava.’ Bwe guddayo gusanga nkalu, nga eyereddwa era nga ntegeke.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale agamba nti, ‘N'addayo mu nnyumba yange mwe nnava;’ bw'atuukamu, agiraba nga njereere, enyiridde, era ng'erongoosebbwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne gugamba nti: ‘Nja kudda mu nnyumba yange mwe nava.’ Bwe gudda, gugisanga ng'eyereddwa era ng'etegekeddwa bulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale agamba nti Naddayo mu nnyumba yange mwe nnava; bw'atuukamu, agiraba nga njereere, enyiridde, ng'erongoosebbwa.