Matthew 12:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo oli n'amugamba nti: “Nnyoko ne baganda bo bayimiridde wabweru baagala okwogera naawe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omu n’amutegeeza nti, “Nnyoko ne baganda bo, bali wabweru baagala kwogera nawe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omu n'amugamba nti, “Laba, nnyoko ne baganda bo bayimiridde ebweru, baagala kwogera naawe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omu n'amugamba nti: “Laba, nnyoko ne baganda bo bayimiridde wabweru, baagala okwogera naawe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu n'amugamba nti Laba, nnyoko ne baganda bo bayimiridde bweru, baagala kwogera naawe.