Matthew 12:50 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga buli alikola Kitange ali mu ggulu ky'ayagala, ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga buli akola ebyo Kitange ali mu ggulu by’ayagala oyo ye muganda wange, ye mwannyinaze era ye mmange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli akola Kitange ali mu ggulu by'ayagala, ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli akola Kitange ali mu ggulu by'ayagala, ye aba muganda wange, ye aba mwannyinaze, ye aba mmange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli akola Kitange ali mu ggulu by'ayagala, ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.