Matthew 13:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga buli alina alyongerwako n'aba na biyitirivu; naye atalina, ne ky'alina kirimuggyibwako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga buli alina alyongerwako abeerere ddala na bingi, naye oyo atalina aliggyibwako n’ako akatono k’alina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli alina, aliweebwa, era alisukkirirawo; naye buli atalina, aliggibwako ne kyali nakyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga buli alina aliweebwa, n'aba na bingi nnyo. Ate buli atalina, aliggyibwako n'akatono k'ali nako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli alina, aliweebwa, era alisukkirirawo: naye buli atalina aliggibwako ne ky'ali nakyo.