Matthew 13:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ababuulira bingi mu ngero; n'agamba nti: “Omusizi yafuluma okusiga ensigo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ababuulira ebintu bingi mu ngero ng’agamba nti, “Omulimi yali asiga ensigo mu nnimiro ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nabo bingi mu ngero, ng'agamba nti, “Laba, omusizi yafuluma okusiga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ayogera nabo bingi mu ngero, n'agamba nti: “Omusizi yagenda okusiga ensigo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nabo bingi mu ngero, ng'agamba nti Laba, omusizi yafuluma okusiga;